
Akakiiko Akafuzzi
Stanley Lapidus alina obukugu mu kutandikawo eby’ensimbi. Yatandikawo era nawereza nga omukulu w’abakozi mu makampuni ag’olukale asatu, Cytyc, EXACT Sciences, ne Helicos BioSciences. Kakaati aweereza nga omukulu wa bakozi ku SynapDx Corp, gye yatandika mu mwaka gwa 2009 okukulakulanya okukebera obulemu ku bwongo okwekyewunyo. Asomesa ku Biomedical Enterprise program ku MIT ate ye yavumbula etteeka erikugira abantu abalala okujingira ebintu by’ovumbude nga tomanyi (31 US patents)
Ed Roberts mukenkufu ku MIT Sloan essomero lye by’endabirira, eyatandikawo ate ssentebe wa MIT ekifo eky’okwetandikirawo emirimu (MIT Entrepreneurship Center), attandise wo emirimu mingi, musiizi wa nsimbi ate ali ku bukiiko obufuzi bwa kampuni ezitandika mu bya tekinilogiya owawagulu nyingi. Kampuni Ed Robert zalinamu emigabo ezakakaati n’ezitali za dda nnyo nga kw’obalide Advanced Magnetics, Inverness Medical, Meditech, Pegasystems, Sohu.com,ne Visible Measures. Muwandiisi w’obutabo obuwerako mu tekinologiya n’okwetandikirawo emirimu, era alina diguli nnya okuva ku MIT, nga kwogase ne mu ddiguli esembayo mu kufuna magezi g’obugaga n’okubukozesa.
Bill Rodriguez yomu ku batandikawo ate akulira akakozi mu Daktari. .
Aaron Sandoski kakaati aweereza nga avunanyizibwa ku ntambula ye kiyongole kya Norwich Ventures. Emabegako, Aaron yakolera DEKA,ng’omuyiiya ate omuvumbuzi eyayambako mukulakulanya n’okutondawo enkola z’okugoberera mu kola eby’obusuubuuzi mu tekinologiya atandika. Aaron yatandika emirimu nga omuwi wa magezi ku McKinsey & company gyeyawa ng’abantu amagezi ku by’obulamu okuva mu makampuni amakulu okutukira ddala ku ddwaliro ery’omukyalo. Aaron yafuna diguli ey’okubiri mu by’enfuna n’obukulembeze okuva mu ssomero ery’obusubuuzi erya Harvard, era nattikirwa okuva mu ttendekero lya Dartmonth ne A.B ez’emirundi ebbiri mu bye ddagala ne by’enfuna.