
Ebikole Byaffe
Daktari ejja kusooka kukola akuuma akapima obutafaali obukola abaserikale, akuuma kano kaja kuba kasitulika, kagumu ate nga kasobola okukosesebwa wonna gamba nga okuva mu bwami
y’omusawo okutuuka eyo ewatatuukika. Nga egasse okuyiiya mu tekinologiya w’okupima obuntu obutono (microscale) mu nkola, ne nkoseza enyangu, Daktari ereese okebera omusayi mu bitundu by’ensi ewali obukade bw’abantu kati abanasobola okufuna eddagala.
eritaasa obulamu wade nga tebasobode kufuna bujjanjabi olw’okuba ebikozesebwa tebimala.
Ng’akuma akapima sukali mumubiri wekali akangu okozeesa. tekinologiya wa Daktari amalawo bikilemya mukkeberebwa kw’abalwadde awo webaafunila okubudabudibwa:entekateeka ye bigenda okupimibwa enzibuzibu,n’ebikosezebwa okupima eby’okwegendereza ate nga byabeyi.
Electrochemical sensing (tekinologiya w’okupima ebikyusidwa okuva mu mutendera ogumu okudda mu mulala) – ekyuma ekipima obutafaali ekya daktari era kirina enkizo y’okutangira ebintu ebikozesa amaanyi okuyitamu (lysate impedance spectroscopy). Enkola eno ekoseza akuuma akangu akapima ne kabala obutafaali obukola abaserikale nga kayambidwako amasanyalaze. Akuuma akakwatibwa kano kavunuula obubonero obufulumizidwa ne kabuliira obutafaali mu ddakiika. Tekalina kiziyizibwa ky’obutanganza, akuuma akeyambisibwa okuba n’okukwata ebifaananyi, obusengeja ekitangala n’ebilala ebizibuzibu ebiteeka eby’eyambisa okukebera obulwadde ebizibu okusangibwa ewajjanjabibwa, ne mubadukirira abantu mu bwangu, akuuma k’obutafaali ka Dakatri kajja kuteeka amaanyi mubiva mu kukebelebwa ebituufu mu mikono jja basekinoomu.
Akuuma ka Dakatri kano kali mu kulakulanyizibwa nga bwe kanonyelezebwa ko engeri gyekajja okukolamu.
