Abantu Abalabirira Abakozi
Musawo Bill Rodriguez – omukulu w’abakozi (C.E.O)
Bill abade omukulembeze mu by’obulamu bw’ensi yonna okumala emyaka ejjisuka mw’abbiri. Obukugu bwe bumufude omuwi w’amagezi ow’omuwendo eri ekitongole kye by’obulamu mu nsi yonna (WHO), ekitongole kya Bill ne Melinda Gates (the Bill & Melinda Gates Foundation), ne gavumenti ez’enjawulo ku ssemazinga wa Asia ne Afrika. Okuva mu mwaka gwa 2003 okutuuka mu mwaka gwa 2007 yawereza ng’omukulu wa bajjanjabi mu kitongle kya Clinton Foundation, ng’avunanyizibwa ku ntekateeka n’enkulakulana y’obuttale bwe by’obulamu wamu n’amatteeka n’ebigoberebwa abajjanjabi.Yatikirwa mu ssematendekero we Brown ne ssematendekero ye Yale essomero ly’abasawo.

Aaron Oppenheimer – omumyuka w’omukulu avunanyizibwa ku ntekateeka n’enkulakulana y’ebikozesebwa.
Aaron alina obukugu obusuka mu myaka abiri mu nkulakulana y’ebikozesebwa. Emabegako, yakolerako mu kibiina ekikola ebikozesebwa mu bulamu ekya Hewlett Packard era yali avunanyizibwa ku ntekateeka eyamba okulabirako embeera zabalwadde ezikyapimibwako omutindo. Bweyavaayo yamala kumpi emyaka kumi nga omuwi wa magezi ku nkulakulana n’okutekateeka ebikozesebwa mu bulamu eri abantu abetaaga obukugu bwe nga mw’otwalide Dade-Behring, Insulet, ne Respironics, nga mw’otwalide ebikozesebwa ebyabulijo kulwa Samsung, General Motors, ne OXO.
Robert Etheredge,(alina digguli esembayo) – omumyuka w’omukulembeze avunanyizibwa ku by’enkola.
Rob ajja ku Daktari n’emyaka egikunukiriza mw’abiri mwe’ttaano mu nkulakulana, y’ebikozesebwa by’obujjanjabi, enkola, n’omutindo ogufugibwa. Emabagako yawereza
ngo’mumyuka w’omukulu w’enkola, gye yakulira okukola ekyuma ekitambuza eddagla nga kikolebwa ku sente ensamusamu, ate nga kituusa obungi bwa kakade ke ddagala kamu mu mwaka. Emabegako, Rob yamala emyaka kumi ng’omukulu w’ettendekero lya Authr D.Little, Inc, ate era ng’omukulu we by’okuyiga ku buttonde bw’ensi ku Tyco International.